Dedicate All to God_ Cell Group Devotion

16
Sep

MAKERERE FULL GOSPEL CHURCH.

CELL NOTES.
14th to 19th /Sept/2020

ICE BREAKER: In a minute, Explain the meaning of a Vow before the lord.

“DEDICATE ALL TO GOD”.

JOHN 6:1-15.

1. From the text above, what do you understand by the term “Miracle”?

2. From verse 5-9, We see Jesus interacting with His disciples of where and how they would feed the multitudes. What lessons do you learn from Jesu’s interaction with His disciples?

3. According to Exodus 4:1-5, “God asks us of we have”. What are the benefits of dedicating what you have before God?

ACTION POINT

Read Romans 12:1-2. Take off some time in prayer and dedicate every part of your body and everything you have to God.

Announcements:

1. The cell ministry informs you that on 20th.9.2020, will be Campus cell Sunday. You are all requested to wear your zonal t-shirts

MAKERERE FULL GOSPEL CHURCH.

CELL NOTES.
14th to 19th /Sept/2020

KIGGULALUGGI: Mu ddakiika ntono nnyo, nyonnyola “okukola obweyamo eri Katonda” kyekitegeeza.

“BYONNA BIWEYO ERI KATONDA”.

YOKAANA 6:1-15.

1. Nga osinziira ku kyawandiikibwa ekyo waggulu, otegeeraki nga twogedde ku “kyamagero”?

2. Mu nyiliri 5-9, tulaba Yesu nga agabana n’abayigirizwa be kubwebayinza okuliisa abantu. Ggwe ki kyoyigira ku bino?

3. Mu kitabo ekya Okuva 4:1-5, “Katonda atwetaaza/atusaba ebyaffe”. Miganyuloki egiri mukuwayo byolina eri Katonda?

EKY’OKUKOLA

Musome: Abaruumi 12:1-2. Mutwaleyo ekiseera mukusaba nga mwewonga mmwe kennyini n’ebyammwe byonna eri Katonda.

EBIRANGO:
Obuwelereza bwo’bubondo bubategeza nti enaku zomwezi nga 20th.9.2020, ye sande yobubondo era campus yenaweleza kulunaku olwo. Musabidwa okwambala amasati gamwe aga zone.